|
![]() |
|||
|
||||
OverviewAbakristaayo bafuna eddembe bwe bagenda babala ebibala eby'Omwoyo Omutukuvu, nga mu byo tewali mateeka. Buli muntu yenna alina okugoberera amateeka n'ebiragiro mu mbeera yonna gyabeeramu. Bwe bawulira nti amateeka gano galinga enjegere ezibasiba, bajja kuzitoowererwa n'okuba mu bulumi. Era olw'okuba bawulira omugugu ne basalawo okugoberera okwegomba kw'ensi, eryo si ddembe. Nga bamaze okwetaba mu bintu ng'ebyo, bajja kusigaza kwenyumiriza mw'ebyo bye batuuseeko, era ekinaavaamu bagwe mu kufa okw'olubeerera okubalindiridde. Eddembe erya nnamaddala kwe kuteebwa okuva mu kufa okw'olubeerera n'okuva mu maziga gonna, ennaku, n'obulumi. Era kwe kufuga embala eyasooka etuwa ebintu eby'ekika ekyo n'okufuna amaanyi okubifuga. Katonda kwagala tayagala tuboneebone mu ngeri yonna, era olw'ensonga eno Yawandiika mu Bayibuli engeri y'okweyagalira mu bulamu obutaggwaawo ne ddembe erya ddala. ... Full Product DetailsAuthor: Lee JaerockPublisher: Urim Books USA Imprint: Urim Books USA Dimensions: Width: 14.00cm , Height: 1.30cm , Length: 21.00cm Weight: 0.281kg ISBN: 9791126305568Pages: 226 Publication Date: 12 February 2020 Audience: General/trade , General Format: Paperback Publisher's Status: Active Availability: Available To Order ![]() We have confirmation that this item is in stock with the supplier. It will be ordered in for you and dispatched immediately. Language: Ganda Table of ContentsReviewsAuthor InformationTab Content 6Author Website:Countries AvailableAll regions |